Mutunule era Musabe(Luganda Edition)

by Jaereock Lee

★★★★☆
4.1 (608)

US$2.00

15% OFF CODE: SAVE15

Description

Tusanga Abakristaayo bangi nga bategeera omugaso gw'okusaba, naye bangi ku bo balemererwa okufuna okuddamu kwa Katonda kubanga tebamanyi kusaba okusinziira ku kwagala kwa Katonda. Kinuma nnyo okulaba n'okuwulira abantu ab'ekika ekyo okumala ebbanga ddene, naye ndi musanyufu nnyo okuba nga nfulumya ekitabo eky'ogera ku kusaba nga kyesigama ku myaka egisoba mu 20 egy'obuweereza saako ebyo bye neerabiddeko n'amaaso gange.